TOP

Aba Nakivubo bakkaanyizza n'omugagga ku by'ekisaawe

Added 1st June 2014

OLUTALO lw'abakungu abaddukanya ekisaawe ky'e Nakivubo n'omugagga Hamis Kiggundu luvuddemu ebibala, bw'akkirizza okukola ekisaawe ky'abawala eky'omulembe.



 Bya MUSASI WAFFE

OLUTALO lw'abakungu abaddukanya ekisaawe ky'e Nakivubo n'omugagga Hamis Kiggundu luvuddemu ebibala, bw'akkirizza okukola ekisaawe ky'abawala eky'omulembe.

Ensonda mu kisaawe zaategeezezza nga Kiggundu bw'agenda okukola ekisaawe ky'abawala mwe babakira nga kyamulembe.

Bwe yabuuziddwa lwaki aluddewo okukizimba, yagambye nti baali baamuyimiriza okuzimba nga kizibu ate okutandika ekisaawe ky'okubaka.

"Byonna bye nnina okukola mbimanyi mu kisaawe kuba nange ndi munnabyamizannyo era abawala bagenda kweyagala nga kiwedde," Kiggundu bwe yagambye.

Ku lutalo olugambibwa nti lukutte akati n'abaddukanya ekisaawe, yagambye nti si lutalo wabula bumulumulu obutayinza kutwala mwezi. "Nze ne boodi tukolera wamu," bwe yayongeddeko.

Omwogezi w'ekisaawe Fred Kateregga, yagambye nti abaddukanya ekisaawe kye baagala ky'ekisaawe ky'abawala ekiri ku mulembe. Yagambye nti boodi okuli Hajati Minsa Kabanda, Eddie Ssemabtya, Godfrey Mabirizi n'abalala yaakutuula batunuulire emirimu gyonna egikolebwa munda mu kisaawe n'ebweru.

Wiiki ewedde Minisita w'Emizannyo, Charles Bakkabulindi, yalambula ekisaawe n'asaba banguye okukikulaakulanya kituuke ku mulembe.

Ebirala...

Aba Nakivubo bakkaanyizza n''omugagga ku by''ekisaawe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...