TOP

Abawagizi ba Liverpool bagenda Bungereza

Added 9th January 2015

ABAWAGIZI ba Liverpoolabali mu Uganda boolekedde okufuna omukisa okusambirako mu kisaawe kyabwe ekya Anfi eld mu Bungereza nga bayitira mu mpaka ezitegekeddwa aba Standard Chartered Bank ne FUFA.

Bya SILVANO KIBUUKA

ABAWAGIZI ba Liverpoolabali mu Uganda boolekedde okufuna omukisa okusambirako mu kisaawe kyabwe ekya Anfi eld mu Bungereza nga bayitira mu mpaka ezitegekeddwa aba Standard Chartered Bank ne FUFA.

Empaka zino ezituumiddwa 'The Road to Anfi eld' zaakuzannyibwa e Namboole nga February 7, nga ttiimu 40 ezigenda okutondebwawo abawagizi b'omupiira ze zigenda okuvuganya.

Empaka zino ezizannyibwa mu nsi yonna, omwaka guno Uganda lw’esoose okuzeetabamu era zigendererwa kugatta abawagizi b'omupiira ne bakasitoma ba Standard Chartered Bank wamu n'okugikwanaganya ne kiraabu ya Liverpool FC.

Abazannyi ba ‘Super League’ tebakkirizibwa kwetaba mu mpaka zino.

Abawagizi ba Liverpool bagenda Bungereza

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssebaggala omu ku battiddwa

Abasudan ab'emmundu bawamby...

AKABINJA ka bannansi ba South Sudan ababagalidde emmundu bawambye Bannayuganda abavuga loole ezitwalayo amatooke,...

Ab'amasomero g'obwannannyin...

ABAKULIRA amasomero g’obwanannyini bateegezezza nga bwebetegese okuddamu okusomesa abaana.

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...