TOP

KCCA ewanguddeabawagizi ne basiiwuuka empisa

Added 13th April 2015

ABAMU ku bawagizi ba KCCA FC baafuuse ‘kasobeza’ ku Lwomukaaga, ttiimu yaabwe bwe yawuttudde Rwenshama (3-0) ne bavuma omutendesi nti, “Tomanyi ky’okola. Oleka Wasswa ku katebe tuliteeba ddi ku ggoolo ettaano?”

 KCCA 3-0 Rwenshama

Police 4-0 Kira Young

ABAMU ku bawagizi ba KCCA FC baafuuse ‘kasobeza’ ku Lwomukaaga, ttiimu yaabwe bwe yawuttudde Rwenshama (3-0) ne bavuma omutendesi nti, “Tomanyi ky’okola. Oleka Wasswa ku katebe tuliteeba ddi ku ggoolo ettaano?”

Bino byabadde ku kisaawe e Lugogo, omutendesi Abdallah Mubiru eyabadde asuubira abawagizi okumwebaza olwa ttiimu okuwangula, bwe baamukyukidde ne bamuvuma nti, “Tuviire ku ttiimu yaffe ogirekere abagisobola.”

Kino kyaddiridde Mubiru okusoosa Herman Wasswa ku katebe n’amuleeta mu kya Derrick Nsibambi nga guli 3-0. Mubiru yagambye nti, “Simanyi bawagizi baagaliza ttiimu birungi banyiiga ng’ewangudde.”

KCCA ewanguddeabawagizi ne basiiwuuka empisa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...