TOP

Ey'abakazi efungizza

Added 16th March 2016

Ey'abakazi efungizza

 Rita Nabbosa owa Western Utd (ku kkono) ne Precious Najjemba owa Muteesa. Baagudde maliri 2-2.

Rita Nabbosa owa Western Utd (ku kkono) ne Precious Najjemba owa Muteesa. Baagudde maliri 2-2.

Muteesa Royals 2-2 Western Utd

Wakiso Hill 3-0 She Corporates

SHE Corporates yayongedde okulaga obwetaavu bw'okuwangula liigi y'abakazi, bwe yalumbye Wakiso Hill ewaayo n'egikubirayo.

Jackline Nassali, Dorothy Nakato ne Naome Nagadya be baateebye ggoolo za She Corporates mu kaweefube gwe baliko okwesogga akakuhhunta ka 'play offs' aka ttiimu ennya ezikubagana okutandikira ku mutendera gwa semi.

Omwaka oguwedde, She Corporates yakoma ku semi kwe yakubirwa Kawempe Muslim SS

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abamu ku Badiventi nga balaga ekkanisa yaabwe eyamenyeddwa.

Bamenye ekkanisa y'Abadiventi

ABAADIVENTI balaajanidde gavumenti n'ekitongole ky'ebyokwerinda kinoonyereze ku baamenye ekkanisa yaabwe. Ekkanisa...

Omubaka Ssebunya (akutte akazindaalo). M katono ye Nanteza

Nnamwandu wa Kibirige Ssebu...

OMUBAKA Kasule Sebunya owa Munisipaali ya Nansana agumizza Abalokole muka kitaawe be yagabira ettaka ng'akyali...

Omubaka Zziwa (ku kkono) ng’ayogera eri abakungubazi mu kusabira omwoyo gwa nnyina mu katono.

Batenderezza maama wa Marga...

BANNADDIINI batenderezza omukwano Josephine Mugerwa 76, Maama wa Margaret Zziwa Babu gw'abadde nagwo ne basaba...

Katende

Eyakubiddwa akakebe ka ttiy...

ABOOLUGANDA lw'omusuubuzi mu katale ka St. Balikuddembe eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu Kampala mu kwekalakaasa...

Ssegirinya atenda Nalufeenya

Ssegirinya yandyesonyiwa ''Struggle'' ! sikuntenda gyatendamu Nalufeenya.