TOP

Enteekateeka y'okuziika Abel Dhaira mu bujjuvu

Added 1st April 2016

Enteekateeka y'okuziika Abel Dhaira mu bujjuvu

 Dhaira

Dhaira

Olwaleero 1.04.2016

Leelo April 1, April, 2016: Omulambo guttikibwa ku nnyonnyi okuva e
Ice land okuzibwa e Uganda.

Ssande April 3, 2016:

•Omulambo gusuubirwa okutuuka ku kisaawe e Entebbe gukwasibwe aba A
Plus Funeral Management Services abagenda okukola ku by’okuziika.

MandeApril 4, 2016:

• Ssaawa 4 ez’okumakya; okusabira omwoyo gw’omugenzi mu kanisa ya All
Saints Church e Nakasero

• Ssaawa 7 mu ttuntu;  Bannabyamizannyo bajja kugugubako eriiso evvannyuma mu kisaawe e Nakivubo

• Ssaawa 10 ez’olweggulo; Basimbula okugutwala e Jinja
• SSaawa 1 ey’akawungeezi; Omulamboi gutuusibwa mu maka g’omugenzi e Walukuba
• Ssaawa 4 ez’ekiro; Gutwalibwa mu maka ga kitaawe gye gunasuzibwa e Walukuba

Lwakubiri April 5, 2016

•Ssaawa 4 ez’okumakya;  Okusabira omwoyo gw’omugenzi mu kanisa ya All
Saints Church e Walukuba
• Ssaawa 7 ez’omutuntu; Omulambo gutwalibwa mu kisaawe kya Tobacco e
Walukuba abantu okugukubako eriiso evannyuma.
•Ssaawa 10 ez’olweggulo; Omulambo gutwalibwa mu lukiiko lw’obwakabaka
bwa Busoga e Bugembe
• Ssaawa 12 ez’akawungeezi; Omulambo gutwalibwa e Kigandalo mu
disitulikiti y’ e Mayuge gye gulisuzibwa.

Lwakusatu April 6, 2016
• Ssaawa 8 ez’omutuntu; Omukolo gw’okuziika gutandika.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nunda yeesize Katonda ku ky...

JACKSON Nunda olukutudde ddiiru ne URA FC n’asuubiza okuddamu okwaka nga bwe yali nga tannafuna buvune mu KCCA...

Golola

Golola alidde ogwa Tooro Un...

OMUTENDESI Edward Golola olumuwadde omulimu gwa Tooro United FC n’akomyawo banne bwe baawangula ekikopo ky’Essaza...

Embiranye ku kifo ky'obwap...

OKUNOONYEREZA okukoleddwa Vision Group kuzudde nti okuvuganya mu bitundu bya Uganda kusinga mu Buganda, wakati...

Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa mu kkomera e Kitalya

Farouk bba wa Julie Underwo...

BBA wa munnakatemba Julie Underwood azannya nga Sharon mu ba Ebonies, Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa...

Isima Mutagaya

Owa Mobile Money asindikidd...

KKOOTI ya Buganda Road esindise omukozi wa Mobile money mu kkomera e Kitalya nga kigambibwa nti yabba ssente obukadde...