TOP

Aba golf bayiseemu kavu wa bukadde 500

Added 18th July 2016

NG'EKIBIINA ekikulira omuzannyo gwa golf mu Uganda ekya Uganda Golf Union kyetegekera empaka za golf ez'enjawulo omwaka guno, bafunye abazirakisa ababayiwamu ensimbi okuzitegeka.

 Pulofeesa Anthony Kerali nga ye kapiteeni wa Uganda Golf Union (ku kkono), Johnson Omolo (pulezidenti w'ekibiina) ne Nyimpini Mubanda, maneja wa Uganda Breweries.

Pulofeesa Anthony Kerali nga ye kapiteeni wa Uganda Golf Union (ku kkono), Johnson Omolo (pulezidenti w'ekibiina) ne Nyimpini Mubanda, maneja wa Uganda Breweries.

NG'EKIBIINA ekikulira omuzannyo gwa golf mu Uganda ekya Uganda Golf Union kyetegekera empaka za golf ez'enjawulo omwaka guno, bafunye abazirakisa ababayiwamu ensimbi okuzitegeka.

Kkampuni ya Uganda Breweries be baakubye ab'omuzannyo guno enkata ya bukadde 500 nga baasoose kubawaako obukadde 230 okutegeka ez’abayiga ezitandika nga August 10 okutuuka 15 olwo 270 bazibawe okutegeka endala ezitandika mu September.

Pulezidenti wa Uganda Golf Union, Johnson Omolo, yakunze abantu okugenda okulaba empaka zino kuba zaakuba nnyuvu.

Maneja wa UBL, Nyimpini Mabunda ne Juliana Kaggwa avunaanyizibwa ku byakitunzi be baakwasizza aba golf ceeke.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...