TOP

Sserugo ali mu miguwa

Added 13th August 2016

Omukubi w’ebikonde Ronald Serugo leero (Lwamukaaga) ali mu miguwa okuttunka ne Narek Abgaryan enzaalwa ya Armenia mu buzito bwa fly weight.

 Sserugo

Sserugo

Omukubi w’ebikonde Ronald Serugo leero (Lwamukaaga) ali mu miguwa okuttunka ne Narek Abgaryan enzaalwa ya Armenia mu buzito bwa fly weight.

Sserugo eyayogeddeko n’omusasi wa Bukedde, yategeezezza nti tatidde era yeetegese okwang’anga Abgaryan amumegge.

Serugo, nga yeetaba mu Olympics wa 2008 e Beijing mu China, ye mukubi w’ebikonde yekka akyawaniridde bendera ya Uganda oluvannyuma lwa Kennedy Katende okukubwa Omungereza Joshua Buatsi ku Lwomukaga oluweddde

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...