TOP

Onduparaka FC eyiiseemu obukadde 180

Added 17th August 2016

TTIIMU ya Onduparaka yagudde mu bintu ku Lwokubiri, kkampuni ya beetingi, eya Betway, bwe yagiyiyeemu ensimbi obukadde 180 okulangira ku mujoozi gwabwe, zigiyambeko ne mu kutambuza sizoni ya 2016/17 eya Azam Uganda Premier League.

TTIIMU ya Onduparaka yagudde mu bintu ku Lwokubiri, kkampuni ya beetingi, eya Betway, bwe yagiyiyeemu ensimbi obukadde 180 okulangira ku mujoozi gwabwe, zigiyambeko ne mu kutambuza sizoni ya 2016/17 eya Azam Uganda Premier League.

Arton Opperman, atwala Betway mu Uganda, yategeezezza nti basuubira okwongeza ku nsimbi zino n’endagaano eya sizoni emu, singa Onduparaka ekola bulungi mu liigi.

Ssentebe wa Onduparaka, Benjamin Njakuni, yeeyamye okugenda mu maaso nga bakola bulungi baleme kufiirwa mukisa gwa kkampuni nga eno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nambooze ng'ayogera eri abavubuka ba People Power e Mukono ku NUP.

Nambooze yeekokkodde abamwe...

Nambooze yeegobyeko abamwekukuutirizaako mu kalulu olumala ne bajeema.

Engeri gy'ofuna mu nkoko z'...

ENKOKO z’amagi zirimu ssente mu kiseera kino, naddala ng’ozirabiridde obulungi ne zitandikira mu budde obutuufu...

Hajji Musa ng'annyonnyola

Enkoko z'ennyama 100, zikuk...

NGA buli omu asala entotto ku ngeri gy'asobola okuyingiza akasente mu nsawo okuyita mu mbeera y'ekirwadde kya Corona,...

Akulira  Tourism board Lilly Ajarova ng'ayogera ku by'obulimi

Akulira Uganda Tourism boar...

Akulira ekitongole kye byobulambuzi mu gwanga ekya Uganda tourism board Lilly Ajarova akubirizza abalimi mu gwanga...

Omubuulizi Moses Tumwebaze okuva ku St.Stephen’s ng’akwasibwa ebbaluwa.

Bannaddiini balaze engeri g...

BANNADDIINI basanyukidde ekya Pulezidenti Museveni okuggulawo amasinzizo ne balaga engeri gye bagenda okuluhhamyamu...