TOP

Vipers FC eyiiseemu kavu wa bukadde 632

Added 6th October 2016

NNANNYINI Vipers FC, Lawrence Mulindwa alabudde abatendesi n'abazannyi be okulinnyisa omutindo bwe baba baakusigala mu ttiimu ye.

  Kitunzi wa Hima Cement, Patrick Mugenyi (ku ddyo) ng'akwasa Mulindwa cceeke.

Kitunzi wa Hima Cement, Patrick Mugenyi (ku ddyo) ng'akwasa Mulindwa cceeke.

NNANNYINI Vipers FC, Lawrence Mulindwa alabudde abatendesi n'abazannyi be okulinnyisa omutindo bwe baba baakusigala mu ttiimu ye.

Yagambye nti kaweefube we ow'okuyigga ssente tajja kumukkiriza kuwerekerwa nzannya ya bugayaavu n'abalagira okuwangulanga emipiira nti kuba abagagga abamuwa ku ssente tebaagala kuloza ku nnaku ya ttiimu ewanguddwa.

Bino Mulindwa yabyogedde ku Lwakubiri ku mukolo kkampuni ya Hima Cement kwe yamukwasirizza cceeke ya bukadde 632 okubayamba okumala sizoni bbiri.

Omukolo gwabadde ku wooteeri ya Golf Course ku Yusuf Lule Road mu Kampala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embiranye ku kifo ky'obwap...

OKUNOONYEREZA okukoleddwa Vision Group kuzudde nti okuvuganya mu bitundu bya Uganda kusinga mu Buganda, wakati...

Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa mu kkomera e Kitalya

Farouk bba wa Julie Underwo...

BBA wa munnakatemba Julie Underwood azannya nga Sharon mu ba Ebonies, Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa...

Isima Mutagaya

Owa Mobile Money asindikidd...

KKOOTI ya Buganda Road esindise omukozi wa Mobile money mu kkomera e Kitalya nga kigambibwa nti yabba ssente obukadde...

Kasasa

Kkooti egobye okusaba kw'ab...

KKOOTI Enkulu ey’ebyettaka egobye okusaba kw’abaana ba Sekabaka Muteesa mwe babadde baagalira okubakkiriza okujulira...

Pte Asiimwe (ku kkono), Pte Mugabi, 2Lt Kasmula ne 2Lt Ankunda mu kaguli ka kkooti gye baavunaaniddwa n’abaserikale ba poliisi e Makindye.

Boofiisa basimbiddwa mu kko...

BOOFIISA ba poliisi basimbiddwa mu kkooti y’amagye ne bavunaanibwa okusomola ebyama bya Gavumenti ne babigabira...