TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Beetabye mu misinde eg'okutumbula eby'enjigiriza

Beetabye mu misinde eg'okutumbula eby'enjigiriza

Added 23rd October 2016

Beetabye mu misinde eg'okutumbula eby'enjigiriza

ABANTU  beeyiye e Kololo okwetaba mu misinde mu buna byalo egyabadde egy'okusonderako ssente z'okulaba nga batumbula omutindo gw'ebyenjigiriza e Karamoja ne West Nile.
 
Akulira ekibiina kya Centre for Social Research (CSR) ekyategese emisinde gino Wilson Asiimwe agamba; abantu bajumbidde emisinde gy'omwaka guno  kuba babadde 1500 okusinga eza 2015 abaali 600.
 
Ekigendererwa ky'emisinde gino kyakusonderako ssente z'okuzimba ebifo ebitandikibwamu abaana kusoma nga tebanaweza myaka giyingira pulayimale, kuba bangi e Karamoja abatanaba bagumiika  wansi w'emiti nga balinada mere okuva mu kitongole kya World Food Organisationa(WFO) nga bwebamaliriza okulya nga baddayo waka mu kifo ky'okusoma.   

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...