TOP

Micho atenderezza omutindo gwa Cranes

Added 6th November 2016

OMUTENDESI wa Cranes, Micho Sredojevic atenderezza omutindo gw'abazannyi nga Derrick Nsibambi, Muzamir Mutyanba ne Mohammad Shaban abateebye nga Cranes ewuttula ttiimu ya 'Ligyoni' ya Kampala ggoolo 6-1 ku kisaawe e Wankulukukku ku Lwomukaaga akawungeezi n’agamba nti guwa essuubi.

 Tonny Mawejje eyabadde kapiteeni wa ttiimu eyazannye ekitundu ekyokubiri ng'asiba omupiira mu maaso ga Ivan Sserubiri , owa Kampala Region  mu mupiira gw'omukwano ogwabadde ku kisaawe e WankulukuKku ku Lwomukaaga. EKIF: MOSES KIGONGO

BYA MOSES KIGONGO

OMUTENDESI wa Cranes, Micho Sredojevic atenderezza omutindo gw'abazannyi  nga Derrick Nsibambi, Muzamir Mutyanba ne Mohammad Shaban abateebye nga Cranes ewuttula ttiimu ya 'Ligyoni' ya Kampala ggoolo 6-1 ku kisaawe e Wankulukukku ku Lwomukaaga akawungeezi n’agamba nti guwa essuubi.

Baabadde battunka mu gwa Cranes Regional Tour nga ttiimu y’eggwanga yeetegekera okuttunka ne Zambia mu gw’omukwano enkya (Lwakubiri) ne Congo Brazzaville ku Lwomukaaga mu z’okusunsulamu abalizannya World Cup e Namboole.

Ggoolo za Cranes endala zaateebeddwa Saddam Juma, Joseph Ochaya ne Tonny Mawejje bonna abaayolesezza omutindo omulungi. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...