TOP

Express ento yeggyeeko ekikwa ky'obutagoba

Added 6th March 2017

TTIIMU ya Express yeggyeeko ekikwa ky'emipiira 8 gy'ebadde emaze nga tefuna buwanguzi bwe yeegaganudde n'ekuba Bright Stars 2-1 gye yakyazizza ku kisaawe e Wankuluku mu Liigi y'abali wansi w’emyaka 17.

Bya JOSEPH ZZIWA 

Express Fc 2-1 Bright Stars

Vipers Sc 1-1 URA  Fc

JMC Hipppos 1-3 SC Villa Jogoo

Kirinnya 0-2 Soana

Police Armless Brigade 2-1 BUL

Sadolin Paints 1-1 Proline

Lweza Orange Brigade 1-1 The Saints

TTIIMU ya Express yeggyeeko ekikwa ky'emipiira 8 gy'ebadde emaze nga tefuna buwanguzi bwe yeegaganudde n'ekuba Bright Stars 2-1 gye yakyazizza ku kisaawe e Wankuluku mu Liigi y'abali wansi w’emyaka 17.

Ggoolo za Express zaateebeddwa Matheus ne Sulaiman Farah  ate eya Bright Stars n'eteebwa Vicent Kalibbala.

Wadde nga Express yagobye, abawagizi baηηodde abazannyi nga bwe bagudde ku banafu kuba Bright Star y'esembye mu kibinja Hat-Trick n’obubonero 4 nga Express erina 17 so nga Lweza ekulembedde ekibinja eri ku bubonero 36.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabangali etomeddwa bbaasi yonna esaanyeewo mu kabanje akasse abantu abana e Mbarara.

Akabenje katuze 4 e Mbarara...

Abantu bana be bakakasiddwa okufiira mu kabenje akawungeezi kw'olwaleero ku kabuga k'e Rugando mu luguudo lwa Mbarara-Ntungamo...

Omutume John Bungo ne Bp. Joel Kakembo nga boogerezeganya mu lukung'aana lw'okusaba

Musabire eggwanga nga twete...

Abasumba okuva mu bitundu by'eggwanga ebyenjawulo babanguddwa ku ngeri gye basobola okulung'amyamu ekisibo kya...

Nakitto maama wa Amos Ssegawa (mu katono) eyattibwa.

Gavumenti etuliyirire obuwu...

BAZADDE b'abaana abattibwa bagamba nti ekya Museveni okubaliyirira si kibi bakirindiridde naye alina okukimaanya...

Ssendagire omu ku baakubwa amasasi n'afa.

Famire z'abattiddwa mu kwek...

PULEZIDENTI Museveni yayogedde eri eggwanga ku kwekalakaasa okwaliwo nga November 18 ne 19 nga kwaddirira okukwata...

Pulezidenti Museveni ng'alamusa ku bantu be.

Pulezidenti akunze aba NRM ...

Pulezidenti Museveni ayingide mu bitundu by'e Busoga olwaleero mu kukuba kampeyini ze ezobwapulezidenti . Mu...