TOP

Kirya atandise na buwanguzi mu URA

Added 8th March 2017

Omutendesi wa URA omuggya, Ibrahim Kirya asirisizza ababadde bamugeya nti tasobola bw'awangudde omupiira gwe ogusoose mu ttiimu eno

 Ibrahim Kirya atendeka URA FC (ku ddyo) ng'awa Hamis 'Diego' Kizza omuteebi wa URA FC. (STEPHEN MAYAMBA)

Ibrahim Kirya atendeka URA FC (ku ddyo) ng'awa Hamis 'Diego' Kizza omuteebi wa URA FC. (STEPHEN MAYAMBA)

Sadolin FC 0-1 URA FC

Emirala nga bwe gyazannyiddwa;

Onduparaka FC 0-0 Bright Star's FC

Proline 4-2 JMC Hippos

Saints 1-1 Police

BUL 0-0 Kirinya Jinja SSS FC

IBRAHIM Kirya egy'okutendeka URA FC agitandise bulungi bw'afunye obuwanguzi mu mupiira gwe ogusoose ng'ali mu mitambo gya ttiimu bw'akubye Sadolin Paints FC ggoolo 1-0 mu mupiira ogwazannyiddwa mu kisaawe e Namboole eggulo ku Lwokubiri.

Bokota Labama ye yateebye ggoolo eyawadde URA FC obuwanguzi mu ddakiika ey'e 88' bwebatyo ne baweza obubonero 30 newankubadde nga tebasenvudde kuva mu kifo eky'okutaano.

KCCA FC y'ekukembedde ekibinja n'obubonero 41.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu