TOP

Obululu bwa liigi ya "Universities" bukwatiddwa

Added 15th March 2017

Obululu bwa liigi ya "Universities" bukwatiddwa

Empaka za Nile Special University Football League’ ez’omulundi ogw’omukaaga zitongozeddwa nga ku mulundi guno zigenda kwetabwaamu ttiimu 16.

Ttiimu 5 okuli St. Lawrence University, Bishop Stuart, YMCA ,Bugema ne Kumi z’ezigenda okwetaba mu mpaka zino omulundi gwazo ogunaaba gusoose liigi eve ku ttiimu 12 ezibadde zijeetabamu.

Kampala University (KU) beebawangula empaka eziwedde era omutendesi Titi Kamara awera kukyediza.

Ebibinja nga bwe bikwatiddwa.

Ekibinja A-Makerere, Busitema, KIU ne UCU,

Ekibinja B-Nkozi, Mbarara (MUST) Bishop Stuart ne Kyambogo,

Ekibinja C-KU, Gulu, YMCA ne Bugema.

Ekibinja D -Nkumba, Kumi, St Lawrence ne MUBS.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...