TOP

Villa ewutudde ey'ekyalo ggoolo 8-0

Added 30th March 2017

TTIIMU ya Villa enyiyizza ey’ekyalo omupiira bw'egiwutudde ggoolo ez'okumukumu abazannyi ne batuuka okwagala okuva mu kisaawe olw'okutya okuswazibwa ekisusse.

BYA JOSEPH ZZIWA

SC Villa 8-0 Nakifuma Youth Fc

TTIIMU ya Villa enyiyizza ey’ekyalo omupiira bw'egiwutudde ggoolo ez'okumukumu abazannyi ne batuuka okwagala okuva mu kisaawe olw'okutya okuswazibwa ekisusse.

Guno gwabadde mupiira gwa Villa gwamukwano nga yeetegekera omupiira gwayo ogwa Liigi gw'egenda okuzannya ne BUL e Masaka mu Recreational Ground ku Lwomukaaga nga 1/4/2017.

Villa bano yabasinzizza buli kimu okwabadde okugaba omupiira, emyaka, ekiwago saako nokuba nti yabadde waka era abamu ku bawagizi ba Villa bawuliddwako nga bagamba nti Villa teyakoze kyamaanyi kuba ng'oggyeeko okuba nti ttiimu ya bannakyalo n’abazannyi baabadde bato mu myaka ng’abasinga baana ba masomero.

Gwawumudde Villa egukulembedde 4-0 ezaatebeddwa Michael Ndera(2) ne Umaru Kasumba(2) ate abalala abateebye kuliko; Emma Okwi(2), Godfrey Lwesibawo ne Tadewo Lwanga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...