TOP

Okuyomba kubakubisizza ku kisaawe kyabwe

Added 28th April 2017

Okuyomba kubakubisizza ku kisaawe kyabwe

 Abazannyi ba ttiimu ya Super Eagle ne Nawankula nga balwanira omupiira ne ggoolo kippa

Abazannyi ba ttiimu ya Super Eagle ne Nawankula nga balwanira omupiira ne ggoolo kippa

Super Eagles Fc 0-2 Nawanku Fc

OBUWANGUZI bwa ttiimu ya Nawanku fc butabudde abawagizi ba Super Eagles ne bataama okukira enjuki enkubeko.

Gubadde mupiira gw'akibinja ekisooka mu Division ye Makindye wakati wa ttiimu ya Super Eagle ne Nawanku fc era nga gw'genze okuggwa nga Nawanku eguwangudde 2-0 ku bugenyi ekyaviiriddeko abaakyaazizza aba Super Eagle okuva mu mbeera.

 

Nawanku eyalabise ng'ennafu yeewuunyisizza abawagizi bwe yakoze ennumba ez’omuddiringanwa ne wankubadde nga ggoolo zaasoose kugaana kyokka oluvannyuma lw’okunyigiriza ennyo  baafunye ggoolo mu dakiika eye 85.

Ggoolo eyasoose yayombezza omuzibizi n'omukwasi wa ggoolo buli omu nga anenya munne okukkakkana nga babongedde ey’okubiri eyabamaliddemu ddala amaanyi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...