TOP

Gulu University ekomeredde Bugema 3-0

Added 1st May 2017

Gulu University ekkakkanye ku Bugema n'egikomerera 3-0 mu mpaka za 'Nile Special University Football League' mu mupiira ogwazanyiddwa e Bugema eggulo ku Ssande.

 Abazannyi nga battunka. EKIF: FRED KISEKKA

Abazannyi nga battunka. EKIF: FRED KISEKKA

Bya Fred Kisekka

Nile Special University League;

Bugema 0-3 Gulu.​

Kumi 1-4 Nkumba'

Ggoolo za Gulu zaatebeddwa Patrick Opio, Ronald Abbesa ne Joseph Nyero ne basannyalaza emikisa gya Bugema okuva mu kibinja C mwe bakwebedde kati n'akabonero kamu.

Kampala University y'ekulemebdde ekibinja n'obubonero 6, YMCA 5 ne Gulu mu kifo eky'okusatu ku bubonero 4.

Oluzannya olusooka  olw'empaka zino lwakukomekkereza enkya ku Lwokubiri nga MUBS ekyaza St. Lawrence University.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo