TOP

Babiisanyizza mu mpaka za Tae Kwondo e Lugogo

Added 30th May 2017

Abazannyi ba Rwanda beefuze empaka za Tae Kwondo eza Ambassadors Cup ezibumbujjidde mu Lugogo Indoor Arena okumala ennaku bbiri.

Freddy Kangendo (ku kkono) nga yeeriga ne Royson Okwera owa Uganda mu mpaka za Tae Kwondo eza Korean Ambassadord Cup e Lugogo nga May 28 2017. Kangendo yawangudde ku bubonero 19-05.(ekif: Silvano Kibuuka)

Freddy Kangendo (ku kkono) nga yeeriga ne Royson Okwera owa Uganda mu mpaka za Tae Kwondo eza Korean Ambassadord Cup e Lugogo nga May 28 2017. Kangendo yawangudde ku bubonero 19-05.(ekif: Silvano Kibuuka)

Kiraabu ya bamusaayimuto eya Children's Sports Charity Academu (CSCA) ye yasitukidde mu ngule bw’ewangudde emidaali gya zaabu 10 kw’ezzizza feeza mukaaga kko ne Bronze 3.

Bano baddiriddwa kiraabu ya Lee Club esangibwa e Kisugu so ng’aba kiraabu ya Police abaakiwangula omwaka oguwedde bAamalidde mu kyakusatu nga nabo balina emidaali gya zaabu esatu.

Kiraabu za Uganda 18 ze zeetabya mu mpaka zino ezeetabiddwamu ne kiraabu okuva mu Tanda, endala e Nairobi so ng’eyookusatu yavudde Kenya n’endala mu Dr. Congo.

Wabula wadde ng’aba Rwanda baawangudde emidaali gya zaabu 7 baamalidde mu kifo kyakuna oluvannyuma lwa Bannayuganda okubawangulako obubonero bwa baamusaayimuto.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasawo nga bassa omwana mu ‘incubator’

Bafunye ebyuma ebibikka abaana

OMUWENDO gw'abaana abafa nga tebannatuusa myezi 9 (kwe balina okuzaalibwa) mu disitulikiti y'e Kamuli, Buyende...

Katuukiro (owookubiri ku ddyo), Polof Kisambira (akutte akazindaalo) ne baminisita ba Busoga.

Kyabazinga akungubagidde Ntalo

KYABAZINGA wa Busoga William Wilberforce Nadiope IV akungubagidde Vincent Ntalo Kakete taata wa Katuukiro we, Dr....

Nassimu Kyazike.

'Muntaase munponye okusula ...

OMUSERIKALE wa UPDF abafere gwe baalimba okuguza enju ne bamwefuulira ne bamukuba kalifoomu n'okumubbako obukadde...

Abavuganya ku bwapulezident...

 Yoweri Kaguta Museveni: Mbale  Robert Kyagulanyi Ssentamu:Kagadi, Kibaale ne Hoima.   Henry Tumukunde Kakurugu;...

Erias Lukwago.

Loodi Meeya obulwadde bumul...

LOODI Meeya wa Kampala, Erias Lukwago bamututte Nairobi kufuna bujjanjabi. Kiddiridde Lukwago okulwala n'afuna...