TOP

Bannakenya baliisizza Bannayuganda enfuufu mu z'e Busiika

Added 2nd July 2017

OLUVUGA olwasoose olw'empaka za Pearl of Africa Rally lwajooze Banannayuganda abaazeetabyemu.

Emmotoka 56 ze zaayiribye ku Lwokutaano e Busiika era olukontana luno olwabadde olw'omwetooloolo lwagenze okuggwa ng'ebifo ebisatu ebisooka, byonna bitwaliddwa Bannakenya.

Manvir Baryan ye yawangudde ez'e Busiika n'addirirwa abooluganda Jaspreete Chatthe ne Dilraj Chatthe mu kyokubiri n'ekyokusatu.

Bannayuganda okuli; Omar Mayanja (kyakuna), Ronald Sebuguzi (waamukaaga), Christakis Fitidis (waamusanvu) baabadde basuubirwa okwefuga empaka z'e Busiika olw'okuba ng'ekifo kino bakimanyidde, ebintu byabeefuukidde Bannakenya ne babayisaako ebyuma.

Hassan Alwi eyawangula ez'omwaka oguwedde. Eggulo (Lwamukaaga), abavuzi Bannayuganda baabadde n'omukisa okwerwanako okumalawo ejjoogo lya Bannakenya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'amasomero g'obwannannyin...

ABAKULIRA amasomero g’obwanannyini bateegezezza nga bwebetegese okuddamu okusomesa abaana.

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...