TOP

Engeri Cranes gye yakomezza ejjoogo lya Misiri

Added 1st September 2017

Okuva mu 1965, Cranes lwe yakuba Misiri ggoolo 5-1 ebadde teddangamu kugifunako buwanguzi.

 Emma Okwi ng'ajaganyiza ggoolo gye yateebye Misiri e Namboole Aug 31 2017. (ekif:Silvano Kibuuka

Emma Okwi ng'ajaganyiza ggoolo gye yateebye Misiri e Namboole Aug 31 2017. (ekif:Silvano Kibuuka

Baabadde baakasisinkana emirundi 17 okuva lwe yagikuba nga Cranes terinaamu buwanguzi bwonna.

Balemaganye emirundi 3 ng’emirala gyonna bubadde buwanguzi bwa Misiri.

EBYAYAMBYE CRANES OKUWANGULA

Sekaggya okwegatta ku batendesi: Etuttumu Sekaggya ly’alina n’obuganzi mu bazannyi, olwatuuse okuva mu Amerika abazannyi baazzeemu amaanyi.

Wabula omutendesi Basena n’abamyuka be; Matia Lule ne Fred Kajoba, omulimu baagwagala nga guno gwe mupiira gwe babadde balina okulagirako nti bagusobola wadde ng'obuvunaanyizibwa obwabaweebwa bwa kiseera.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'e Korea batandise kampey...

AB’E Korea bali mu kugaba musaayi okumala ennaku ttaano okutaasa bannaabwe abakwatibwa ekirwadde kya Corona.

Omubaka Amelia Kyambadde nga yeegasse ku batuuze okukola bulungibwansi

Abakulembeze mwongere amaan...

EKIBIINA ky'obwannakyewa kikulembeddemu abatuuze b'e Mpambire ne bakola bulungibwansi omubaka Amelia Kyambadde...

Omugenzi Maj. Gen. Eric Mukasa

Kabaka atenderezza munnamag...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde omugenzi Maj.Gen. Eric Mukasa gwayogeddeko ng’omu ku bavubuka abazira...

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...