TOP
  • Home
  • Akadirisa
  • Liverpool etimpudde Maribor ggoolo 7-0 Klopp n'awaga

Liverpool etimpudde Maribor ggoolo 7-0 Klopp n'awaga

Added 18th October 2017

OMUTENDESI wa Liverpool, Jurgen Klopp atenderezza abazannyi be obuteesaasira nga bawuttula Maribor eya Slovenia ggoolo 7-0 mu Champions League ku Lwokubiri.

 Klopp

Klopp

Maribor 0-7 Liverpool

Eno ye likodi empya ey’obuwanguzi obukyasinze eri Liverpool mu mpaka za Bulaaya nga bwamenyeewo obwa ggoolo 5-0 ze yatimpula Crusaders (Iceland) mu 1964 ne Haka eya Finland mu 2001.

Liverpool yalinnye ku ntikko y’ekibinja E n’obubonero 5 era nga bwe buwanguzi bwa Liverpool obusoose ku bugenyi mu Champions League okuva mu November 2009.

Sevilla eya Spain yakubiddwa Spartak Moscow 5-1 mu Russia.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Matia Lubega eyabula ku bakadde be

Eyabula kati emyezi ebiri y...

Omwana eyabula kati emyezi ebiri nga n'okutuusa kati tannamanyikako mayitire yeeraliikirizza bazadde be nga bagamba...

Omuwala atuuyanidde mu ofii...

OMUWALA agambibwa okubba ensimbi emitwalo 290,000/= ku muvubuka yakiguddeko omuvubuka bwe yamuguddeko mu Kampala...

Ensi kuyiiya: Wuuno nnamuka...

ABAVUBUKA bangi banyooma emirimu olwo ne badda mu kwekubagiza nga bwebatalina mirimu n’obwavu obubalemesa okubaako...

Ensi ekalubye omukazi ow'em...

Nansubuga agamba ku myaka 75 asoboola okwetuusaako buli kimu.

Dr. Diana Atwine n'abakulu abalala nga balambula eddwaaliro

Dr. Atwine alagidde eddwali...

MINISITULE y'ebyobulamu ekkirizza eddwaliro ly'e Kayunga erimaze emyaka ebiri nga liddaabirizibwa litandike okujjanjaba...