TOP

Luke Shaw yeetemeddeko ettaka

Added 27th October 2017

Ekkubo eriggya omuzibizi Luke Shaw mu ManU yennyini alyeludde bw’agambye nti ayagala kusambirako Tottenham adding’ane n’eyaliko omutendesi we, Mauricio Pochettino.

 Luke Shaw ng'ali mu nsiike

Luke Shaw ng'ali mu nsiike

Bombi baali mu Southampton era Shaw agamba nti Pochettino amanyi nnyo enkwata y’abazannyi ate amutegeera bulungi.

Shaw 22, tannatandikako mupiira gwonna sizoni eno kyokka yazannye eddakiika bbiri nga ManU ewangula Swansea (2-0) mu ‘Carabao Cup’ ku Lwokubiri.

Mu kiseera kye kimu, Danny Rose 27, asamba nnamba ssatu ya Spurs, agambye nti ayagala kubeera kumpi ne nnyina mu bukiikakkono bwa Bungereza.

Kino kisanyudde abawagizi ba ManU abasuubira nti yabadde ategeeza kujja mu Manchester.

Dany Rose aludde nga takwatagana na Pochettino.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssengoozi ng'alaga tayiro z'akola.

Okukola tayiro okuva mu bis...

“ Nze nabonaabona n'okunoonya emirimu nga n'akamala yunivasitte, kyokka olw’okuba nali nfunye obukugu mu kukola...

Christopher Kasozi ng'awa ebyennyanja emmere.

Abalunzi b'eby'ennyanja bal...

ABALUNZI b’ebyennyanja ku mwalo gw’e Masese e Jinja abeegattira mu kibiina kya ‘’Masese Cage Fish Farmers Co-operative...

Looya wa Ssempala yeekandaz...

LOOYA wa Isaac Ssempala, bba w’omubaka Naggayi Ssempala yeekandazze n’abooluganda ne bava mu kkooti looya bw’alemereddwa...

KCCA ekutte abatundira ku n...

ABASERIKALE ba KCCA bakoze ekikwekweto  mwe bakwatidde abatembeeyi n’abatundira ebintu ku nguudo n’okubowa emu...

Omulangira Ssimbwa

Enfa y'Omulangira Ssimbwa e...

OKUFA kw’Omulangira Arnold Ssimbwa Ssekamanya kuleesewo ebibuuzo nkumu ebirese nga biyuzizzayuzizza mu Balangira...