TOP

Bamutunze wuzi kkumi mu busajja

Added 29th October 2017

Bamutunze wuzi kkumi mu busajja

 Mariano Bittolo omuzibizi wa Albacete ng'ali mu bulumi

Mariano Bittolo omuzibizi wa Albacete ng'ali mu bulumi

Albacete 0-0 Huesca

OMUZIBIZI wa Albacete, Mariano Bittolo afa obulumi oluvannyuma lwa muzannyi munne okumuyuza obusajja n’atungibwa wuzi 10.

Bino byabaddewo ku Lwomukaaga, Albacete bwe yabadde ettunka ne Huesca mu liigi y’ekibinja ekyokubiri mu Spain. Baalemaganye 0-0.

Bittolo yatomeddwa Roman Zozulya owa Huesca n’ayitirawo omusawo. Dr. Eduardo Rodriguez yagambye nti obusajja bwe bwatungiddwa wuzi 10 nti kyokka kya mukisa bukyali ‘kalaso’. Albacete eri mu kifo kya 18 mu liigi eya ttiimu 20 ng’erina obubonero 12 mu mipiira 12.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...