TOP

Cranes eremaganye ne Burundi omutendesi n'anenya abazannyi

Added 5th December 2017

OMUTENDESI wa Cranes alaze obutali bumativu n’abamu ku bazannyi be bagamba nti baabuzeemu okuba abakujjukujju okusobola okuyamba ttiimu okufuna ggoolo yonna okuwangula Burundi.

Cranes yalemaganye ne Burundi nga tewali alabye katimba ka munne mu mupiira ogwasoosewo mu kibinja B, ogwazannyiddwa mu kisaawe kya Bukhungu Stadium e Kakamega mu bugwanjuba bwa Kenya. 

Cranes kati yeetaga okuwangula emipiira gyayo ebiri egisigaddeyo bw'eba yaakuva mu kibinja.

Ethiopia ne South Sudan ze ttiimu endala eziri mu kibinja B. 

Uganda abaakasinga okuwangula empaka zino bazzaako South Sudan ku Lwokutaano.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...