TOP

Ndejje ekyaleebya mu mpaka za University

Added 18th December 2017

Ndejje University etandise bulungi mu mpaka z'emizannyo gya Yunivaasite eziyindira ku Ndejje University e Luweero.

Bya Amanda Namayo

Emizannyo gino egyatandise eggulo ku Ssande, abategesi aba Ndejje University batandikidde mu ggiya era be bakyaleebya ttiimu endala 17 mu midaali.

Ndejje University nga ye kyampyoni w'empaka zino emirundi esatu egy'omuddiring’anwa, kati ebala emidaali musanvu egya zaabu, mukaaga egya siliva n'egy’ebikomo ena mu Karate ne woodball.

Mu woodball, KIU yaleese amanyi bwe yawangudde omudaali ogwa zaabu mu mixed doubles ate Ndejje University n’ewangula emidaali ebiri egya zaabu mu Men doubles (abasajja ababiri) wamu ne z'abakyala abazannya ababiri (women doubles).

Emizannyo emirala zikyagenda mu maaso.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo

Abatudde okuva ku kkono; Godfrey Nyola, Saul Kizito, Isaac Ngobya ne Pasita Paul Musisi ate abayimiridde okuva ku kkono; Kennedy Lubogo, Edward Baguma, Jimmy Ssekandi

Aba 'Former Footballers In...

Abaaguzannyako abaabaddewo kuliko; Saul Kizito (Nile FC), Isaac Ngobya (Bell), aba Express okuli Kennedy Lubogo,...

Kamaanyi eyatolosa Ssekabak...

Dan Kamaanyi, eyatolosa ssekabaka Muteesa II ekibabu kya Milton Obote eyalumba olubiri mu 1966 ng'ayagala okumutta,...

Muyigire ku bajulizi abakki...

MUK'OMULABIRIZI wa West Buganda Can.Elizabeth Julia Tamale y'ayigirizza mu kusaba okw'okujjukira abajulizi ba...