TOP

Pirates yeenywerezza ku ntikko ya liigi ya Rugby

Added 29th January 2018

Buzz Pirates ekyenywerezza ku ntikko ya liigi ya Rugby bw’ekubye Betway Kobs ku bugoba 28 – 11 mu luzannya lwa liigi ku kisaawe kya Legends e Lugogo.

 Omuzannyi wa Makere Impis Pius Mpoza ng'agezaako okuwaguze mu kisenge kya Toyota  Buffaloes mu liigi ya Rugby e Lugogo Jan 27 2018. Buffaloes yawangudde ku bugoba 64-05. (ekif:Silvano Kibuuka)

Omuzannyi wa Makere Impis Pius Mpoza ng'agezaako okuwaguze mu kisenge kya Toyota Buffaloes mu liigi ya Rugby e Lugogo Jan 27 2018. Buffaloes yawangudde ku bugoba 64-05. (ekif:Silvano Kibuuka)

Ebivudde mu liigi ya Rugby:

Buzz Pirates 28 – 11 Betway Kobs

Warriors 07 – 37 Hima Cement Heathens

Toyota Buffaloes 64 – 05 Makerere Impis

Rhino 69 – 07 Jinja Rugby Club

Entebbe Mongers 33 – 17 Rams

Abakazi:

Entebbe Mongers 33 – 17 Buzz Pirates

Pirates abaawangudde ekikopo kya Uganda Cup kati beesomye okuwangula ekya liigi ekya 2018 ekibadde n’aba Kobs.

Pirates ekulembedde liigi n’obubonero 37 nga Kobs eri ku kyakubiri n’obubonero 35.

Bbo abanyumirwa Rugby e Ntebe wikkendi baagimazeeko nga bajaganya bwe baawangulidde ku butaka mu basajja n’abakazi.

Abasajja baakubye Rams ku bugoba 44-17 ate abakazi ne bakuba Pirates (ekulembedde mu basajja) ku bugoba 33-17.

Liigi eddamu ku wiikendi eno ku bisaawe ebitali bimu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...