TOP

Conte takyalina notisi - Bazannyi

Added 7th February 2018

Conte takyalina notisi - Bazannyi

Antonio Conte omutendesi wa Chelsea

Antonio Conte omutendesi wa Chelsea

ABAMU ku bazannyi ba Chelsea beekyusirizza kooci waabwe Antonio Conte, ne bamukuba ebituli nti takyalina waaka (ng'amba obukodyo bw'okutendeka). Bamulumiriza okubakozesa dduyiro ow'akaasammeeme nga mu kifo ky'okubawa obukodyo, bbo baba mu kutema kikumu olwo ne batuuka mu kisaawe, nga tebalina notisi zibawanguzisa mupiira.

Conte akeesa lukya mu Chelsea oluvannyuma lw'okukubwa Watford ggoolo 4-1 mu Premier. Abakungu baayo baatandise dda okusala entoto ku kiki kye bayinza okumukolera era baagala kumugoba baleete Luis Enrique y'aba adda mu mitambo gya Chelsea.

Ne Enrique omulimu agwesunze era agamba nti bw'anaaba agyegasseeko, ayagala bakama be basooke bamugulire Luis Suarez okumuggya mu Barcelona. Endagaano ya Conte mu Chelsea ebuzaako emyezi 18 eggweeko wabula sizoni ewedde yabawangulira Premier.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embiranye ku kifo ky'obwap...

OKUNOONYEREZA okukoleddwa Vision Group kuzudde nti okuvuganya mu bitundu bya Uganda kusinga mu Buganda, wakati...

Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa mu kkomera e Kitalya

Farouk bba wa Julie Underwo...

BBA wa munnakatemba Julie Underwood azannya nga Sharon mu ba Ebonies, Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa...

Isima Mutagaya

Owa Mobile Money asindikidd...

KKOOTI ya Buganda Road esindise omukozi wa Mobile money mu kkomera e Kitalya nga kigambibwa nti yabba ssente obukadde...

Kasasa

Kkooti egobye okusaba kw'ab...

KKOOTI Enkulu ey’ebyettaka egobye okusaba kw’abaana ba Sekabaka Muteesa mwe babadde baagalira okubakkiriza okujulira...

Pte Asiimwe (ku kkono), Pte Mugabi, 2Lt Kasmula ne 2Lt Ankunda mu kaguli ka kkooti gye baavunaaniddwa n’abaserikale ba poliisi e Makindye.

Boofiisa basimbiddwa mu kko...

BOOFIISA ba poliisi basimbiddwa mu kkooti y’amagye ne bavunaanibwa okusomola ebyama bya Gavumenti ne babigabira...