TOP

Evra akomawo mu Premier

Added 7th February 2018

Evra akomawo mu Premier

 Patrick Evra

Patrick Evra

DAVID Moyes eyatendekako ManU nga kati ali mu West Ham akomyawo nnamukadde Patrice Evra mu Premier, ataayize abateebi ababuzeeko obwekyusizo.

West Ham eri mu kifo kya 12 mu Premier nga  yasembyeyo kukubwa Brighton ggoolo 3-1 era Moyes agamba nti k'anaaleeta Moyes, talaba ggoolo zinaakubwa ttiimu ye we ziyinza kuyita.

Evra (wa myaka 36), y'omu ku bazibizi abaali ab'omutawaana wakati wa 2006 ne 2014,  era yawangula ebikopo bya Premier 5.

Obukodyo mu kuzibira bwagenda bumuggwaako era n'asiibula Premier n'agenda mu Juventus gye yava okwegatta ku Marseille eya Bufalansa. Wabula mu Marseille baamugobyeyo olw'okukuba omuzannyi era nga kati takyalina ttiimu wabula Moyes kw'afiira nti akyamalako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ramula Kabasinguzi agambibwa okusibira omwana mu kkeesi.

Agambibwa okusibira bbebi m...

OMUWALA agambibwa okusibira bbebi mu kkeesi n’amutta avunaaniddwa n’asindikibwa mu kkomera e Kigo. Ramula Kabasinguzi...

Irene Namutebi ne mukwano.

Namutebi ku gw'okuyimba aga...

“Kati ndi musawo, myuziki ne bw’aba tatambudde bulungi sikyayinza kubulwa kyakulya.” Bwatyo Irene Namutebi abamu...

Cindy ne muninkini we Joel Okuyo.

'Joel Okuyo weebale kumpony...

Cindy awezezza emyaka ettano mu laavu n’omulenzi we omupya n’asuubiza abawagizi be nti essaawa yonna abanjulira...

Omugenzi Kasamba

Kitalo! Omubaka wa palament...

Bya Jaliat Namuwaya EKIBIINA kya NRM kikakasizza okufa kw'omubaka wa palamenti ya East Africa Mathias Kasamba...

Stones ng'acanga akapiira

Omutendesi wa Man City y'as...

OMUZIBIZI wa Man City, John Stones alidde nga mulimi Bakama be aba bwe bamuwadde endagaano empya mw’anaafuniranga...