TOP

Wenger alabudde Dele Alli ne Kane ku by'okwesuula

Added 8th February 2018

Wenger alabudde Dele Alli ne Kane ku by'okwesuula

 Wenger

Wenger

ARSENE Wenger atendeka Arsenal, alabudde Dele Alli ne Harry Kane aba Spurs, nti bageza ne beesuula nga baagala peneti ku mupiira gwe bagenda okuzannya ku Lwomukaaga, bajja kumugwako.

Ttiimu zino ebbiri (Spurs ne Arsenal) zisisinkanye mu Premier ng'abawagizi b'omupiira bakyatenda engeri Dele Alli ne Kane gye beesuulangamu mu bbookisi ku mupiira gwa Liverpool ekyaweesa ttiimu zaabwe peneti ezitaaliyo okukkakkana ng'omupiira guggweeredde mu maliri (2-2).

Wenger agamba nti ebyo baabikola ku Liverpool era ke kanaabatanda ne babiddamu ku Arsenal, bajja kulaba ekimufaamu. Wabula omutendesi wa Spurs, Mauricio Pochettino agamba nti abalumiriza abazannyi be okwesuula, tebamanyi bukodyo bwa mupiira era basaanye bagenda mu muzannyo omulala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ramula Kabasinguzi agambibwa okusibira omwana mu kkeesi.

Agambibwa okusibira bbebi m...

OMUWALA agambibwa okusibira bbebi mu kkeesi n’amutta avunaaniddwa n’asindikibwa mu kkomera e Kigo. Ramula Kabasinguzi...

Irene Namutebi ne mukwano.

Namutebi ku gw'okuyimba aga...

“Kati ndi musawo, myuziki ne bw’aba tatambudde bulungi sikyayinza kubulwa kyakulya.” Bwatyo Irene Namutebi abamu...

Cindy ne muninkini we Joel Okuyo.

'Joel Okuyo weebale kumpony...

Cindy awezezza emyaka ettano mu laavu n’omulenzi we omupya n’asuubiza abawagizi be nti essaawa yonna abanjulira...

Omugenzi Kasamba

Kitalo! Omubaka wa palament...

Bya Jaliat Namuwaya EKIBIINA kya NRM kikakasizza okufa kw'omubaka wa palamenti ya East Africa Mathias Kasamba...

Stones ng'acanga akapiira

Omutendesi wa Man City y'as...

OMUZIBIZI wa Man City, John Stones alidde nga mulimi Bakama be aba bwe bamuwadde endagaano empya mw’anaafuniranga...