TOP

Ab'omuzannyo gw'ebikonde bakungubagidde Grace Sseruwagi

Added 8th February 2018

Ab'omuzannyo gw'ebikonde bakungubagidde Grace Sseruwagi

 Abakungubazi nga bali e Lugogo mu MTN Arena

Abakungubazi nga bali e Lugogo mu MTN Arena

BANNABYAMIZANNYO beyiiiye mu kisaawe kya MTN Arena e Lugogo ne baatendereza eyali nakinku mu kukuba engumi n’okutendeka Peter Grace Sseruwagi.

Bano bakulembeddwa akakiiko ka NCS akatwala emizannyo mu ggwanga ne basiima  ebirungi Sseruwagi byeyakolera eggwanga mu nsiike y’ebikonde era bamuyise muzira wa ggwanga.

 

Sseruwagi yafudde ku Lw’okubiri lwa wiiki eno mu maka ge e Kkonge mu divizoni ya Makindye oluvannyuma lw’okumala ebbanga ng’atwanyizibwa obulwadde bwa sukaali n’omugongo.

Wakuzikibwa ku Lw’omukaaga luno e Bukasa ku bizinga bye Ssese.

Yatendekera ttiimu y’eggwanga ‘The Bombers’ okuva mu 1965 ne 1992 n'agiwangulira emidaali egitali gimu.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...