TOP

Elneny aloota Arsenal ng'ewangudde Premier

Added 9th February 2018

ABAWAGIZI ba Arsenal gye basabirira bamalire mu kifo ekyokuna mu Premier kuba eky'okuwangula ekikopo kiringa ekibali ewala, wafubutuseeyo omuzannyi waabwe agamba nti bakyasobola okukiwangula.

Elneny

Elneny

Mohamed Elneny y'asuula aloota nga Arsenal ewangudde ekikopo kyokka ne bw'azuukuka mu tulo, alaba nga kijja kusoboka.

Agamba nti: "Mu mupiira tewali kitasoboka era abalawooza nti Arsenal tesobola kuwangula kikopo, bali ku byabwe," Elneny bwe yategeezezza.

Arsenal eri mu kifo kyamukaaga ng'enkya (Lwamukaaga) ezannya Spurs eri mu kyokutaano.

Man City ekulembedde Premier esinza Arsenal obubonero 24.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kenzo bye yayogedde ku Bobi...

Waliwo ne Bannayuganda abali emitala w’amayanja naddala Dubai abaamusabye aleme kuddamu kulinnya mu nsi zaabwe...

Nnawasa omubanda n'antamya ...

NZE Naboth Nuwagira, 27, mbeera Kitintale. Obulamu bwange bwonna eby’abakyala saabiwanga nnyo budde nga nnoonya...

'Amafuta' g'omusumba gaanzi...

GIFT Katusiime, 20, eyali atembeeya caayi mu Kampala ali mu kusoberwa okutagambika. Alumiriza omusumba gye yali...

Omukazi ampa ssente n'alina...

Nnina abakazi babiri ng’omu ndaba alina empisa era ava mu maka malungi. Omulala ansiga obukulu era akola ng’ampa...

Maj. Gen. Kyanda ng’ayogera n’aba LDU e Kakiri.

Aba LDU basabiddwa okulongo...

AKULIRA emirimu mu magye g’okuttaka, Maj.Gen. Leopold Kyanda, akyalidde abaserikale ba LDU e Kakiri, n’abakalaatira...