TOP

Real Madrid ne PSG zeeswanta

Added 14th February 2018

ABAWAGIZI b'omupiira baakuggwa empaka leero ku asinga omupiira sizoni eno wakati wa Cristiano Ronaldo ne Neymar.

 Neymar ne Ronaldo

Neymar ne Ronaldo

Leero (Lwakusatu) mu Champions League

Real Madrid - PSG, 4:45 ez'ekiro

Ronaldo, asambira Real Madrid wabula sizoni eno ttiimu ye tebinnagitambulira bulungi kyokka leero ku ssaawa 4:45 ez'ekiro, baakwambalagana ne PSG, emu ttiimu ezisinza ekyoto ekyogi ensangi zino nga kikulemberwa Neymar.

Abamu ku bawagizi bagamba nti omunene aba munene nti era Ronaldo, eyawangulira Real ekikopo kya Champions League sizoni ewedde agenda kwettika olunaku.

Wabula abalala bagamba nti Neymar waali, tewakyali amuyitako nti kuba ne Ronaldo akuliridde (emyaka 33). Ani anaasinga? Maaso ku lutimbe mu mupiira gwa Champions League leero.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...

Bazzukulu b’omugenzi Bangirana ne bakadde baabwe nga bassa ekimuli ku ssaanduuke y’omugenzi. Mu katono ye mugenzi Bangirana.

Eyawangudde mu kamyufu e Bu...

CANON Alfred Bangirana 71, eyawangudde okukwata bendera ya NRM ku bwassentebe bwa disitulikiti y’e Bushenyi yasangiddwa...