TOP

Kane waakumala mwezi mulamba ku ndiri

Added 14th March 2018

Kane waakumala mwezi ku ndiri;omutendesi wa Spurs, Mauricio Pochettino ali mu kattu wakati ng'ayagala okumalira mu bifo ebina ebisooka mu Premier, asobole okukiika mu Champions League sizoni ejja

 Harry Kane

Harry Kane

OBUVUNE Harry Kane bwe yafunye mu vviivi, bwandimuviirako okusubwa omupiira gwa Spurs omukulu ennyo, nga battunka ne Chelsea mu Premier.

Ensiike yaakubaawo nga April 1 era nga mukulu nnyo wakati wa ttiimu zombi ezirwana okumalira mu bifo ebina ebisooka mu Premier.

Abasawo abajjanjaba Kane bagamba nti obuvune buno bwandimuleetera okumala omwezi mulamba ku ndiri.

Kino kiresse omutendesi wa Spurs, Mauricio Pochettino mu kattu wakati ng'ayagala okumalira mu bifo ebina ebisooka, asobole okukiika mu Champions League sizoni ejja.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuyimbi Pia Pounds yeekokk...

Sheilah Gashumba kirabika kati ye yeekwatiramu mu kukuba ebifaananyi

Malokwezza ne mukazi nga bajaganya

Tofiri Malokweza (92): Ayog...

Bw’OLABA omuntu ow’emyaka 92 tolemwa kutendereza Katonda ate ng’eno bwe weebuuza ekyama kye ekimusobozesezza okuwangaala....

Ziza Bafana

Ziza Bafana akubye oluyimba...

OMUYIMBI Ziza Bafana akaaba lwa bizibu na mabanja ge yaguddemu oluvannyuma lw’okumukwata ng’ava okuyimba e Tanzania....

Eyamezze abawanvu mu kamyuf...

OMUYIMBI Ziza Bafana akaaba lwa bizibu na mabanja ge yaguddemu oluvannyuma lw’okumukwata ng’ava okuyimba e Tanzania....

Eyamezze abawanvu mu kamyuf...

MARTIN Dorcus Mbabazi agamba nti ababadde bamuyita ekidomola oba ekikere olw’enkula ye kye kiseera bategeere amaanyi...