TOP

Ey'abakazi eri mu nsiike

Added 4th April 2018

Ttiimu y’abakazi ey’omupiira eya Uganda Crested Cranes ekyalidde Haraambe Starlets eya Kenya mu mpaka z’okusunsulamu abaneetaba mu mpaka z'Afrika.

 Abazannyi ba Crested Cranes mu kutendekebwa

Abazannyi ba Crested Cranes mu kutendekebwa

LEERO MU MPAKA Z'ABAKAZI

Kenyan Haraambe Starlets - Uganda Crested Cranes

Ekisaawe: Kenyatta Stadium

Leero (Lwakusatu) ttiimu y’abakazi ey’omupiira eya Uganda Crested Cranes ekyalidde Haraambe Starlets eya Kenya ku kisaawe kya Kenyatta mu mpaka z’okusunsulamu abaneetaba mu mpaka z'afrika ez'abakazi eza 2018 AWCON e Ghana nga November 17- December 1.

Faridah Bulega omutendesi wa Crested Cranes yatutte abasambi 20 okuli; Ruth Aturo, Daisy Nakaziro, Cissy Nakiguba,Viola Namuddu, Grace Aluka, Gladys Nakit ne Shadia Nankya.

Abalala be yatutte kuliko; Yudaya Nakayenze,Shakirah Mutibwa, Norah Alupo, Damali Matama, Tracy Akirol Jones, Spencer Nakacwa ne Aisia Nakibuuka. Wmau ne; Winnie Babirye, Christine Nambirigge,Hasifa Nasuna (Captain), Shamirah Nalujja, Juliet Nalukenge ne Zainah Namuleme n’abakungu 9.

Bya GERALD KIKULWE

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mutumba eyakumye ku nnyumba ye omuliro ne mufiiramu bbebi we Nambooze

Akumye ku famire ye omuliro...

Ronald Mutumba okuva mu mbeera kiddiridde okukubira nga mukyala we Annet Mirembe amasimu nga tagakwata ate ng'olumu...

Abakulembeze mu Kawempe ben...

ABAKULEMBEZE ba LC mu Kawempe balaze obwennyamivu eri balandiroodi abasusse okugobaganya abapangisa nga babanja...

"Abatakisi bafunye obukodyo...

POLIISI erabudde nti egenda kukola ekikwekweeto ku batakisi abasiize endabirwamu z’ebidduka byaber langi nga bagenderera...

Gav't ekkirizza abagwiira 1...

UGANDA ekkirizza abagwiira 165 abaali basiibirwa muno ng’eggadde ensalo olw’obulwadde bwa COVID 19 okudda ewaabwe....

Fred Enanga

Ettemu n'okusobya ku baana ...

EBIKOLWA by’ettemu n’okusobya ku baana bikudde ejjembe mu biseera by’okwekuuma obulwadde bwa ssenyiga era poliisi...