TOP

Buganda Ligyoni yeggyeeko ekikwa ky'obutawangula

Added 9th April 2018

LIGYONI ya Buganda y’eggyeeko ekikwa ky’obutawangula bw'ekubye Ligyoni ya Lango ggoolo 1-0 mu mpaka za FUFA Drum ezaabaddewo eggulo ku Ssande e Lira.

 Ttiimu ya Buganda eyazannye Lango

Ttiimu ya Buganda eyazannye Lango

Bya GERALD KIKULWE

FUFA THE DRUM 2018

Lango 0-1 Buganda

Buganda yakubwa Ligyoni ya Kigezi mu mupiira ogwasooka, n’ekola amaliri ne Ligyoni ya Acholi nga kati buno bwe buwanguzi obusoose bukya empaka za The Drum ziggulwawo omwezi oguwedde.

Allan Kayiwa ye yakutudde ekikwa kya Buganda ne ggoolo gye yateebye nga kati balina obubonero 4.

Baakudding'ana ne Lango ku Lwomukaaga olujja mu kisaawe Mityana Ssaza Ground.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abazannyi ba Police nga bajaganya.

Police efunvubidde ku kikopo

Airtel Kitara 2-3 URA Police 3-1 Onduparaka UPDF 2-0 Mbarara City POLICE FC obusungu bw’okukubwa Vipers ebumalidde...

Derrick Kakooza, eyateeba ggoolo ey'obuwanguzi ku Mauritania.

Hippos erwanira World Cup

Leero mu Africa U-20 Cup of Nations (Quarter) Cameroon -Ghana,1:00 Burkina Faso - Hippos, 4:00 ez'ekiro ...

Dorothy Nambi ng’ayigiriza omwana alina obukosefu okulabirira ennimiro.

Kw'olabira omwana alina obu...

Alwawo okwogera. Tasobola kuyiga bintu bya bulijjo ng’okuseka, okuba n’emikwano. lAtya nnyo naddala abantu abatali...

HAJJ SABIITI MUYIMBWA W’E KAYUNGA: Puleesa yanziba amaaso Kati emyaka 15 siraba.

Engeri okulonda ne Covid - ...

ABAAWANGUDDE n’abaagudde mu kalulu akaakaggwa bangi baakavuddemu balwadde entunnunsi. Ku bano bw’ogattako abo okweraliikirira...

Omukyala ng’akuuta bbebi ebinnyo.

Kozesa kigerekyampisi okuvu...

EBINNYO bwe bulwadde obukwata abaana abali wakati wa wiiki emu n’emyezi esatu. Omwana alwadde ebinnyo ebibuno biba...