TOP

KCCA ekubye UPDF n'erabula SC Villa

Added 10th April 2018

BAKYAMPIYONI b’eggwanga, KCCA FC eggulo baateebye ku ggoolo eziwera ebbiri mu liigi oluvannyuma lw’emipiira 6.

KCCA FC 2-0 UPDF

Onduparaka 0-0 Maroons

Baawangudde UPDF (2-0) e Lugogo ne basemberera SC Villa ku ntikko ya liigi ya babinywera (Azam Uganda Premier League).

KCCA, eyasemba okuteeba ggoolo ebbiri ng’ekuba Kirinya Jinja SS (2-1) nga December 20, yawezezza obubonero 43 n’edda mu kyokubiri ate Villa erina 46 naye ng’esinzaako omupiira.

Vipers yaakusatu ku 42.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...

Poliisi ng'eri e Ssembabule okukkakkanya abalonzi ba NRM mu kamyufu gye buvuddeko

Abantu 45 be baafiiridde mu...

ABANTU 45 be bafiiridde mu buzzi bw’emisango obubaddewo wiiki ewedde obulese abalala 33 mu makomera.

Robert Kyagulanyi Ssentamu

DPP yeddizza omusango gwa K...

KKOOTI eggye enta mu musango gw'okulimba emyaka, munnamateeka Hassan Male Mabiriizi gweyawaabira omubaka wa Kyadondo...