TOP

All Stars FC erinze kakung'unta

Added 13th May 2018

All Stars FC erinze kakung'unta

ALL Stars FC, yeesozze akakung'unta omunaava ttiimu ezeesogga empaka za ligyoni. All Stars yasoose kuwangula Masajja United (1-0) mu kikopo kya Wakiso ng'akakung'unta katandika leero ku Ssande.

Abakiise ba disituliti y'e Wakiso abaakulembeddwa Haruna Kyobe, Sulaiman Ssejjengo ne Abbey Mbaziira baabugaanye essanyu wabula ne bakuutira abazannyi baabwe obutasuula nnanga nga batuuse mu kakung'unta kuba baagala kuzannyira Regional League.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...

Bannayuganda muve mu tulo -...

PULEZIDENTI Museveni akunze Bannayuganda okuva mu ttulo bataandike okusala amagezi g’okunoonya obuggagga n’asaba...

Gavana Mutebile

COVID19 ayigirizza Bannayug...

GAVANA wa bbanka enkulu Tumusiime Mutebile agambye nti Bannayuganda bagenda kukendeeza ku kumala gasasaanya nsimbi...

Nunda yeesize Katonda ku ky...

JACKSON Nunda olukutudde ddiiru ne URA FC n’asuubiza okuddamu okwaka nga bwe yali nga tannafuna buvune mu KCCA...

Golola

Golola alidde ogwa Tooro Un...

OMUTENDESI Edward Golola olumuwadde omulimu gwa Tooro United FC n’akomyawo banne bwe baawangula ekikopo ky’Essaza...