TOP

Munnayuganda abadde atendeka e Kenya akwatiddwa ku nkoona

Added 25th July 2018

Munnayuganda abadde atendeka e Kenya akwatiddwa ku nkoona

  Richard Makumbi

Richard Makumbi

Bya Gerald Kulwe

MUNNAYUGANDA Richard Makumbi abadde atendeka Western Stima eya Kenya mu Liigi ey'okubiri akwatiddwa ku nkoona oluvannyuma lw’okwolesa omutindo gw’ekibogwe.

Kino kidiridde ku Ssande ttiimu ya Sofa Paka okukunkumula Western Stima ggoolo 4-1 n’egiwandula mu kikopo kya  Kenyan Shield Tournament kyokka nga ne mu Liigi baamalako ekitundu ekisooka ekya sizoni eno nga bakulembedde n’enjawulo ya bubonero 12 wabula kati bakulembeddwa ttiimu ya Ushuru FC n’obubonero 2 ekitabudde ennyo bannannyini ttiimu.

Makumbi yeegatta ku Western Stima nga September 13, 2017 ng’ava mu Mbarara City FC season ewedde okugitaasa okusigala mu liigi yokuntikko wabula ne bigaana era n’esalwako ate kati ne mu liiigi yokubiri evuya.

Paul Ogai abadde atendeka Kisumu Allstars e Kenya kati ye mutendesi wa Western Stima ow’ekiseera nga ttiimu bwe yeetereeza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.

Mukaku ( ku kkono), Kato Lubwama ne Nyanzi ( owookubiri ku ddyo) mu lumbe.

Ekiri mu lumbe lwa Sebaggal...

Gavumenti esasudde obukadde 60, eddwaaliro lya IHK ze libadde libanja okujjanjaba Hajji Nasser Ntege Sebaggala...

Sebaggala ng’ayogera eri abawagizi be ku kabaga k’okumaliriza emisomo akaamutegekerwa ku Pope Paul e Lubaga mu 2003.

Ensonga lwaki Sebaggala bam...

ALHAJJ Nasser Ntege Sebaggala (Seya) afudde alese ekiragiro ekirambulula engeri gy’alina okuziikibwamu. “Tuli Basiraamu...

Sebaggala ng’azina ne mukyala we Mosh (ono yafa).

Sebaggala: Omusajja w'abaky...

ABAKYALA n’abaana ba Hajji Sebaggala bamuwaako obujulizi ng’abadde n’okwagala okwenjawulo. Abadde akisa ebyama...

Sebaggala ng’azina ne mukyala we Mosh (ono yafa).

Sebaggala: Omusajja w'abaky...

ABAKYALA n’abaana ba Hajji Sebaggala bamuwaako obujulizi ng’abadde n’okwagala okwenjawulo. Abadde akisa ebyama...