TOP

Eya Big League ekubye ebituli mu SC Villa

Added 7th August 2018

TTIIMU ya Wakiso Giants FC ekubye ebituli mu SC Villa bw’egisumagizza ggoolo 3-2 mu mupiira

 Basena ng'awa ebiragiro ku kisaawe

Basena ng'awa ebiragiro ku kisaawe

Bya GERALD KIKULWE

Moses Basena gw’asoose okugezesa abazannyi ng’omutendesi.

Ku Ssande omutendesi omuggya owa SC Villa Moses Basena yagezesezza abazannyi be ku ku kisaawe kya IUIU e Kabojja mu mupiira ogw’omukwano ogwasookedde ddala nga yaakegatta ku Jogoo wabula ttiimu ya Wakiso Giants FC eyaakeesogga Big League okuva  mu Ligyoni  teyabalabyemu ka buntu .

Basena yeekwasizza kya kuba nti abazannyi tebanakwatagana bulungi naye ng’alina essuubi nti guno omupiira gumulaze eky’okukola.

Denis Kayosa ne Evans Tugume be baatebedde Wakiso Giants FC ate Abdu Rahman Ajab ne Muhammed Kayongo ne bateebera SC Villa Jogoo.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omumyuka wa Pulezidenti wa FDC Joyce Ssebuggwawo (ow’okubiri ku ddyo) ng’atongoza akakiiko k’ekibiina akagenda okuyigga obululu bwakyo mu Kampala ne Wakiso.

FDC etongozza akakiiko akan...

FDC etongozza akakiiko akagenda okunoonyeza abantu baayo akalulu mu Kampala ne Wakiso n’etegeeza nti Col. Kiiza...

Shakira Bagume ng'ayonsa bbebi we

Laba okusoomooza bamaama ab...

Okuyonsa abaana kyankizo nnyo eri abaana abawere era Maama yenna ateekeddwa okuyonsa kino kisobozese omwana okukula...

Aba LDU bazzeemu okukola eb...

ABASERIKALE b’eggye ekkuuma byalo erya LDU, bazzeemu okukola ebikwekweto okufuuza abateeberezebwa okubeera abamenyi...

Poliisi ng'eggyawo omulambo gwa Mukiibi

Omusuubi w'e Nakulabye yeek...

OMUSUUBUZI w’e Nakulabye omututumufu aguze amafuta ga petulooli ne yeekumirako omuliro mu kinaabiro emisana ttuku...

Abeegwanyiza entebe y'obwap...

EBBUGUMU lyeyongedde ku kitebe ky’akakiiko k’ebyokulonda abantu abeegwanyiza entebe y’obwapulezidenti bw’eggwanga...