TOP

Iniesta afuukiddewo ensonga e Japan

Added 13th August 2018

ANDRES Iniesta atandise na maanyi okuzannyira mu Japan bw’ateebye ggoolo ‘amakula’ nga kiraabu ye ewangula mu liigi.

ANDRES Iniesta atandise na maanyi okuzannyira mu Japan bw’ateebye ggoolo ‘amakula’ nga kiraabu ye ewangula mu liigi.

Omuwuwuttanyi ono eyawummudde egya Barcelona, yafunye omupiira okuva ku Lukas Podolski eyaliko mu Arsenal, n’asalaasala abazibizi ba Jubilo Iwata era Vissel Kobe yawangudde ne ggoolo 2-1.

Abawagizi b’omupiira mu Japan bamusuuse nti, “Iniesta akyalimu ssupu muyitirivu. Gy’okoma okudding’ana okulaba ggoolo ye gy’okoma n’okuginyumirwa.”

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ba Kansala ku district e Ki...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Emitimbagano gya Vision Gro...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Ensonga za Brian White ez'o...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Engeri akasaawe k'e Mulago ...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

 Poliisi n’abatuuze nga bateeka omulambo gwa Mukiibi ku kabangali.

Afiiridde mu kibanda kya fi...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono