TOP

ONDUPARAKA NE SC VILLA JOGOO BATTUNKA MU SEMI YA SUPER 8

Added 18th August 2018

ONDUPARAKA NE SC VILLA JOGOO BATTUNKA MU SEMI YA SUPER 8

Bya Gerald Kikulwe

Semu fayinolo FUFA Super 8

Onduparaka FC – SC Villa Jogoo, Green Light Stadium

TTIIMU ya Onduparaka FC mu Liigi ba banywera yeeswanta kudda SC Villa mu biwundu nga basisinkanye ku lwokubiri mu kikopo kya FUFA Super 8 ku Green Light Stadium mu Arua.

Omupiira guno ogwali ogw’okuzannyibwa ku lwokubiri wabula ne gwongezebwayo olw’okulonda kw’omubaka wa Munisipaali ya  Arua , kati gwaziddwa ku lwokubiri lwa wiiki ejja nga August 31.

SC Villa yawangulira Onduparaka FC mu Arua ggoolo 1-0 mu sizoni ya  2016/17,wabula sizoni ewedde Onduparaka yeesasuza Jogoo ggoolo 4-3 ku Green Light Stadium, nga kati bombi beeswata kweraga lyanyi.

Eno ye Semi Fayinolo eyokubiri mu kikopo kya FUFA Super 8 oluvannyuma lwa KCCA FC okuwandulamu Nyamityobora FC ku ggoolo 4-0 nga kati awangula wakati Onduparaka FC ne SC Villa y’asanga KCCA ku Fayinolo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embiranye ku kifo ky'obwap...

OKUNOONYEREZA okukoleddwa Vision Group kuzudde nti okuvuganya mu bitundu bya Uganda kusinga mu Buganda, wakati...

Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa mu kkomera e Kitalya

Farouk bba wa Julie Underwo...

BBA wa munnakatemba Julie Underwood azannya nga Sharon mu ba Ebonies, Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa...

Isima Mutagaya

Owa Mobile Money asindikidd...

KKOOTI ya Buganda Road esindise omukozi wa Mobile money mu kkomera e Kitalya nga kigambibwa nti yabba ssente obukadde...

Kasasa

Kkooti egobye okusaba kw'ab...

KKOOTI Enkulu ey’ebyettaka egobye okusaba kw’abaana ba Sekabaka Muteesa mwe babadde baagalira okubakkiriza okujulira...

Pte Asiimwe (ku kkono), Pte Mugabi, 2Lt Kasmula ne 2Lt Ankunda mu kaguli ka kkooti gye baavunaaniddwa n’abaserikale ba poliisi e Makindye.

Boofiisa basimbiddwa mu kko...

BOOFIISA ba poliisi basimbiddwa mu kkooti y’amagye ne bavunaanibwa okusomola ebyama bya Gavumenti ne babigabira...