TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Mourinho leero ayise abazannyi be boogeremu

Mourinho leero ayise abazannyi be boogeremu

Added 22nd August 2018

Gye buvuddeko, Mourinho yeemulugunya olw'abakungu ba ttiimu eno okugaana okumugulira abazannyi mu katale akawedde ate nga baagala ekikopo.

 Mourinho

Mourinho

JOSE Mourinho, atendeka ManU waakusisinkana abazannyi be leero ku Lwokusatu, boogeremu ku ngeri y'okuzza ManU ku ntikko.

Gye buvuddeko, Mourinho yeemulugunya olw'abakungu ba ttiimu eno okugaana okumugulira abazannyi mu katale akawedde ate nga baagala ekikopo.


Kyokka engeri akatale k'abazannyi mu Premier gye kaggaddwaawo, Mourinho alina kukozesa bazannyi b'alina, okulaba nga bawangula ekikopo.


Kyokka ebintu byabanoonekedde ku Ssande, Brighton bwe yabakubye ggoolo 3-2. Leero ku Lwokusatu Mourinho ayise abazannyi be boogeremu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ekiragiro ky'okusengula aba...

Abattakisi bagamba nti tebajja kukkiriza kuvaawo okuggyako ng’ebyabaggya mu ppaaka bimaze okugonjoolwa okuli enguudo...

Omusumba Ssennyonga mu lukiiko lwa bannamawulire.

Ssennyonga yeeyamye okuyamb...

OMUSUMBA Jackson Ssennyonga owa Christian life church e Bwaise asabye abakazi bonna abalina abaana b’omugenzi...

Omulambo gwa Paasita Yiga g...

OMULAMBO gwa Paasita Augustine Yiga guggyiddwa mu ggwanika ly'eddwaliro ly'e Nsambya gy'abadde ajjanjabirwa ne...

Enkuba egoyezza ab'e Kyeban...

Obuzibu abatuuze bano babutadde ku bakola oluguudo lwa Northern bypass abaayiwa ettaka mu mikutu egyanditutte amazzi...

Paasita Kyazze

Paasita Kyazze naye ayogedd...

Agambye nti Omusumba Yiga abadde muyiiya nnyo, omusanyusa era ayagala ky'akola kyokka bino byonna yandibikoze...