TOP

SLAU eri ku 'quarter' mu liigi ya Yunivasite

Added 12th September 2018

TTIIMU ya St. Lawrence University esuuzizza K.U obubonero bubiri okukuuma likodi y’obutakubwamu n’egiremesa okwesogga oluzannya lwa “Quarter”

 Aba St. Lawrence University nga baweebwa obukodyo

Aba St. Lawrence University nga baweebwa obukodyo

Bya GERALD KIKULWE

Pepsi University League

K.U 0-0 SLAU

Kumi – Gulu (enkya)

Nkumba – Busitema(Lwakutaano)

MUST – KYU(Lwamukaaga)

BSU – IUIU(Ssande)

SLAU yalumbye K.U ku lwokubiri ku kisaawe kya Villa Park n’obukambwe bw’obutasuula Likodi yaabwe gye bataddewo sizoni eno nti mu mipiira 5 tebanakubwamu ekibakuumidde ku ntikko y’ekibinja era n’okufuuka ttiimu esoose okwesogga “Quarter” okuva mu kibinja B.

Davis Nnono atendeka SLAU agamba nti akabonero ka 0-0 ke baabadde baagala okuva ku ba Champiyoni ba Liigi eno emirundi ebiri,nga kati batunuulidde ngeri gye bagenda kutuuka ku Semi ate ne Fayinolo.

Akabonero kano kakasizza SLAU ku mutendera gwa “Quarter” n’obubonero 11 nga bw’erinda omulala an’ayitawo okubeegattako wakati wa K.U abalina obubonero 7,Busitema 3 ne KYU abalina akabonero kamu.

Eno ye sizoni eyo 7 nga K.U ne MUBS bagiwangudde emirundi 2 buli omu, UMU ne MUK omulundi gumu ate abalala banoonya kisooka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Loodi Meeya Erias Lukwago ngakyazizza dayirekita wa Kampala omuggya, Dorothy Kisaka

Loodi meeya akyazzizza dayi...

  Ababiri basoose mu kafubo mu ofiisi za Loodi Meeya okumala essaawa bbiri nga bateesa. Lukwago yamwanjulidde...

Gav't etandise okugabira Ba...

GAVUMENTI etandise okugabira Bannakampala masiki eziyamba okutangira ssenyiga omukambwe kyokka abamu ku ba LC abaazikwasiddwa...

Kazinda ng'aleeteddwa mu kkooti

Kazinda ayolekedde okuyimbu...

EYALI omubalirizi omukulu mu ofiisi ya Katikkiro wa Uganda Geoffrey Kazinda ayolekedde okuyimbulwa mu kkomera e...

Kitatta ng'ali mu kaguli ka kkooti

Abudallah Kitatta ayimbuddw...

Hajji Abudallah Kitatta eyali omuyima wa bodaboda 2010 ayimbuddwa okuva mu kkomera gy'amaze emyaka 3.

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...