TOP

Bisaso wa Proline ayagala kuwangula kya Phillip Omondi

Added 12th September 2018

OMUTENDESI wa Proline FC eya Big League Shafik Bisaso awera kuwangulira ttiimu ye kikopo kisooka nga yaakaggyeegattako bw’anaba asisinkanye Nyamityobora FC mu empaka z’okujjukira eyali omuzannyi wa Cranes Phillip Omondi.

 Bisaso atendeka Proline FC

Bisaso atendeka Proline FC

Bya GERALD KIKULWE

Lwakutaano mu Phillip Omondi Cup 2018

Proline FC - Nyamityobora FC

Wakiso Giants vs KCCA FC

Lwamukaaga

Proline FC vs Wakiso Giants FC

KCCA FC vs Nyamityobora FC

Proline FC abaakawangula ekikopo ekyabbulwamu eyali omuzannyi wa KCCA FC ne Uganda Cranes Phillip Omondi emyaka ebiri egyomuddiringanwa bali mu keeterekerero okulaba nga bakyeddiza omulundi ogwokusatu wansi w'omutendesi Bisaso ku lwokutaano luno mu kisaawe kya Startimes e Lugogo.

Nyamityobora FC abaakesogga Liigi ya babinywera ne Wakiso Giants FC emanyiddwa nga Kamuli Park eya Big League be bazze mu kifo kya Bright Stars FC ne Maroons FC abeetaba mu kikopo kino sizoni ewedde naye nga ku luno tebasobodde ku komawo.

Omutendesi wa Proline FC agamba nti ttiimu y'erina obusobozi okweddiza ekikopo kino era nga bwe yazze okugiwangulira ebikopo n'okugikomyawo mu "Super" agamba nti atandika na kino.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...