TOP

Eza Basketball ziri ku semi

Added 14th September 2018

OMUWUWUTTANYI wa ttiimu y’eggwanga ne JKL Dolphins mu Basketball Jamila Nansikombi yafuukidde aba A1 Challenge omuteego nga battunka ku Semi esooka ku ttaano eza sizoni eno ​bwe yakoze obugoba 25 yekka ku 88.

 Jamilla Nansikombi (mu byeru) ng'attunka ne Stella Nanfuka

Jamilla Nansikombi (mu byeru) ng'attunka ne Stella Nanfuka

Bya GERALD KIKULWE

2018 NBL Women semi Fayinolo

JKL Lady Dolphins 88-68 A1 Challenge

Ku lwokusatu mu MTN Arena Lugogo,JKL Dolphins yeefuze enzannya ezaasoose essatu 24-17,16-10, 26-18 wabula A1 Challenge n’ezuukuka mu katundu akasembayo 23-22 naye nga tekyalina ky’etaasa era bw’etyo n’ekubwa obugoba 88-68.

Hope Akello owa JKL yalonze Libbaawundi 16 ate n’akola obugoba 17, naddirirwa Ritah Imanishimwe n’obubonero 16 ne Stella Oyella 12

Georgia Adhiambo owa A1 Challenge  yagezezzaako n’abafunira obubonero 18, Stella Nikuze 16 ne Susan Amito 12.

Eno ye semi esoose wabula nga baakuzannya emirundi etaano okufunako agenda ku Fayinolo ya Basketball sizoni eno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu