TOP

Ez'amagye zittunse mu mpaka z'ebibinja

Added 27th September 2018

Ttiimu ttaano zeetabye mu mpaka z'amagye eza 'Commandants Military Police Football Tournament'

  Col. William Bainomugisha (ku kkono) atwala ebyemizannyo mu nkambi y'amagye e Makindye ne Maj.Timothy Lwanga nga bakwasa Isaac Okiro, kapiteeni wa 16th Battalion ekikopo

Col. William Bainomugisha (ku kkono) atwala ebyemizannyo mu nkambi y'amagye e Makindye ne Maj.Timothy Lwanga nga bakwasa Isaac Okiro, kapiteeni wa 16th Battalion ekikopo

14th Battalion 0 - 16th Battalion  2

OLUVANNYUMA lwa Robert Olese azannyira mu kibinja ky'amagye ekya 16 (16th Battalion) okuteeba ggoolo eyasoose, abawagizi b’ekibinja kya 14 (14th Battalion) baatandise okufalaasira abazannyi baabwe okunoonya ggoolo eyeekyenkanyi nga bagamba nti okuwangulwa waakiri guggweera mu maliri.

Baabadde battunka ku fayinolo y’empaka za 'Commandants Military Police Football Tournament' ku kisaawe kya Meesi e Makindye. Empaka zeetabiddwaamu bannamagye ga UPDF  okuva mu bibinja okuli ekya 10, 12, 14, 16 ne Brigades headquarter.

Kyokka abawagizi b’ekibinja ekya 14 kyabaweddeko, Solomon Sserujogi bwe yafunidde ekibinja kya 16 ggoolo eyookubiri,   gye byakidde nga bawanguddwa 2-0.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omubaka Amelia Kyambadde nga yeegasse ku batuuze okukola bulungibwansi

Abakulembeze mwongere amaan...

EKIBIINA ky'obwannakyewa kikulembeddemu abatuuze b'e Mpambire ne bakola bulungibwansi omubaka Amelia Kyambadde...

Omugenzi Maj. Gen. Eric Mukasa

Kabaka atenderezza munnamag...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde omugenzi Maj.Gen. Eric Mukasa gwayogeddeko ng’omu ku bavubuka abazira...

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Omusango ogwawaabirwa akaki...

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda...