TOP

Abategesi baviiriddemu awo mu z'amasomero

Added 3rd October 2018

Victoria College ery'e Lukaya, okutegeka empaka z'amasomero kwagimenyedde busa bwe yawanguddwa mu bikopo byonna

 Aba Ngando nga bajaganya n'embuzi gye baawangudde

Aba Ngando nga bajaganya n'embuzi gye baawangudde

ABAYIZI ba Ngando SS e Butambala beddizza ekikopo ky'okubaka mu mpaka za Victoria Sheild Cup, Heritage P/S ne bawangula mu mutendera gwa pulayimale, ate Mitalamaria Progressive e Mpigi n’esitukira mu ky’omupiira.

Empaka zaabumbugyidde ku  Victoria College e Lukaya mu Kalungu, kyokka abategesi tebyabagendedde bulungi, nga wadde baatuuse ku fayinolo y’okubaka n’omupiira, baawanguddwa Ngando ku ggoolo 18-7 ne Mitalamaria Progressive n’ebakuba 1-0.

Ttiimu munaana ze zeetabye mu mpaka z’okubaka eza siniya  sso ng’a eza pulayimae zaabadde 12.

Abawanguzi baaweereddwa ebirabo omwabadde ebikopo, embuzi n'ebirala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaserikale nga bawaayo ebyambalo.

Aba SPC bawaddeyo ebyambalo...

ABASIRIKALE 200  abaateekebwawo okuyambako mu biseera by'okulonda bazizzaayo ebyambalo bya poliisi abamu  nga...

Aba NUP nga bawaga e Kamwokya.

Aba NUP si bamativu ku miso...

ABAKULEMBEZE b'ekibiina kya National Unity Platform (NUP) bavuddeyo ku misolo emipya egiteekebwateekebwa gavumenti...

Zaake ng'ayogera e Kamwokya.

Omubaka Francis Zaake awera

Omubaka Francis Zaake akiikirira munisipaali y'e Mityana era nga ye mukulembeze w'abavubuka mu NUP, alojjedde Bannakibiina...

Kayongo ng'annyonnyola.

Nkyali mukulembeze w'akatal...

Abadde ssentebe w'akatale ka St.Balikuddembe, Godfrey Kayongo ategeezeza nti akyali mukulembeze w'abasuubuzi b'ekibiina...

Abakugu nga balaga ekyuma ekifuyiira n'okutta obuwuka bwa Covid 19.

Bakoze ekyuma ekifuyiira n'...

Abakugu mu bya tekinologiya okuva mu ggwanga lya Romania nga bali wamu n'ab'ekitongole kya Good Care baliko ekyuma...