TOP

Kyampiyoni wa ludo akiguddeko

Added 8th October 2018

Ttiimu ya Kawanda Giants, abaawangula ekikopo kya liigi ya ludo omwaka oguwedde, esaliddwaako

 Pulezidenti w'ekibiina ekitwala omuzan0nyo gwa ludo mu Uganda Hussein Kalule (wakati), ng'akwasa abazannyi Rose Nsereko ekikopo kye baawangudde.

Pulezidenti w'ekibiina ekitwala omuzan0nyo gwa ludo mu Uganda Hussein Kalule (wakati), ng'akwasa abazannyi Rose Nsereko ekikopo kye baawangudde.

Kawanda Giants 1-3 Kazo hill

Basajja Bayiiya   2-2 Lungujja Kitunzi

Celudo               4-0 Ddembe Vegas

Kings                  1-3 Nansana all stars

EKIKWA ky'okubeera kyampiyoni wa Supa liigi mu ludo kyeyongedde okweyoleka, Kawanda Giants eyakiwangula omwaka oguwedde bwe yasaliddwako okuva mu babinywera ne ddayo mu bannambalujega.

Okuva mu 2013, buli ttiimu esitukira mu kikopo kino, omwaka oguddako ebadde tewona kyambe. Katwe United yaddayo mu 2014, Mwelode mu 2015, Entebbe Gerenge mu 2016, Kwagala mu 2017, nga Kawanda Giants tebawonye mu 2018.

Bo abazannyi ba kiraabu ya Nansana All Stars baavudde ku Kaleerwe ku baala ya Just Life nga bajaganya oluvannyuma lwa ttiimu zaabwe zombi okulangirirwa ku bwa nnantameggwa. Eby'abakazi yeeddizza ekikopo kye yali yatwala omwaka oguwedde ne kimeeme w'embuzi, n'eyabasajja n'etwala ekikopo ne 4,000,000/-.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Agugulana ne KCCA atiisizza...

HAJJI Rashid Ssenyonjo Musisi atiisizza okukung'anya famire ye batuule mu luguudo ompi n'amayumba ge e Lweza...

Trump anywezezza ebyokwerin...

Abaserikale abamukuuma beebulungudde White House okuva mu ggye erimanyiddwa nga The Washington, DC National Guard,...

 Mwamula Juma, the UPTU General Secretary speaking the press in Kampala. Looking on is a member of UPTU. Courtesy photo

Uganda Private Teachers Uni...

Mwamula Juma, the UPTU General Secretary said the government directive is more of a populist voice than a realistic...

 Kayiwa

Munnamakolera asabye Gav't ...

MUNNAMAKKOLERO Steven Kayiwa nga y'akiikirira Bannamakkolero mu lukiiko lwa Buganda olukulu asabye gavumenti eyawakati...

Bagabidde abakozi b'Abachin...

MINISITULE y'ebyobulamu egabidde abakozi mu b'omu nnimiro z'abachina abalimira omuceere mu Lwera n'abavubi b'oku...