TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Chelsea yeesomye okumatiza ManU ebaguze Martial

Chelsea yeesomye okumatiza ManU ebaguze Martial

Added 21st November 2018

Martial ateebyeyo ggoolo mu mipiira 6 egisembyeyo mu Premier.

 martial

martial

CHELSEA yeesomye okugula Anthony Martial okuva mu ManU era egamba nti etandise kaweefube w'okulaba nga yeefunira omuzannyi ono.


Sizoni eno, ManU etambulira ku Martial era ateebyeyo ggoolo mu mipiira 6 gy'asembyeyo okuzannya mu Premier wadde omutendesi Jose Mourinho bwe yali yaakeegatta ku ManU, yali takwatagana na muzannyi ono ng'ayagala na kumutunda.


Gye buvuddeko, ManU yali eyagala kwongeza Martial ndagaano wabula obukwakkulizo bwe baali bamuwa n'abugaana n'agamba nti si mwetegefu kwekuumira mu ManU.
Wano Chelsea w'evudde, n'essaamu ggiya mu kwogereza ManU ne Martial, bakkirize, bamugule mu katale ka January.


Martial yeegatta ku ManU mu 2015, ku bukadde bwa pawundi 58 ng'ava mu Monaco.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....