TOP
  • Home
  • Mupiira
  • 'Ozil yalemeddwa okuyimusa ttiimu ne mmukuba benci

'Ozil yalemeddwa okuyimusa ttiimu ne mmukuba benci

Added 27th November 2018

Emery agamba nti nga Arsenal eremegana ne Crystal Palace, Ozil yalemwa okuyimusa ttiimu kwe kusalawo okumutuuza ku gwa Bournemouth.

 Ozil ne Emery

Ozil ne Emery

UNAI Emery atendeka Arsenal, agamba nti waakwongera okukuba bassita ba ttiimu eno bbenci singa tebalinnyisa mutindo.


Kino kyazzeewo oluvannyuma lwa Mesut Ozil, okubeera ku benci nga Arsenal ewangula Bournemouth (2-1) ku Ssande. Sizoni eno, Ozil yaakatandika emipiira 10 egya Premier era Emery yategeezezza nti;
“Buli muzannyi gwe nnina mu ttiimu wa mugaso era bwe nnonada ttiimu, njagala abanampa obuwanguzi,” Emery bwe yategeezezza.


Yayongeddeko nti ku mupiira nga bagwa amaliri ne Crystal Palace (2-2), Ozil yalemwa okusitula ttiimu kye yavudde omuleka ku bbenci ku gwa Bournemouth n’ayingizaamu Guendouzi, Ramsey ne Nketiah.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aikoru n'abaana baabadde atulugunya.

Abadde asuza abaana mu kaab...

OMUKAZI Juliet Aikoru ow’e Kazo Angola akwatiddwa ng’abadde amaze ebbanga ng’atulugunya abaana ba muggyawe be yalekera...

Ab'ewa Kisekka bazzeemu oku...

Amasasi ne ttiyaggaasi binyoose ewa Kisekka nga poliisi egumbulula abasuubuzi ababadde bakedde okwegugunga nga...

Bamukutte mu bubbi ne yeeka...

"Nnaliko omubbi ne mbuvaamu nga mu kiseera kino sirina mulimu wabula maama ampa buli kyetaago siraba lwaki nziba,...

Poliisi ekutte Sipapa

Poliisi ekutte Sipapa

Patrick Onyango omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emiriraano bwe yatuukiriddwa ku ssimu yakakasizza okukwatibwa...